Lyrics

Sewa sewa, ka nkakuwe kubujji Sewa sewa, balette kachai Sewa sewa, ka nkakuwe kachai Balette kajuyissi Waliwo, omwana gwe nsuula ndogotana! Nze nga ssebaka Uh nalarira ah! Waliwo, olusi bwemulaba nabula Ne ngugumuka, ne nsisimuka Ne mambya, olusi egenda nesala Ngandyawo ekyokola nekibula (eh yeah) Olunaku luzibba nelugwako Nga ndyawo mumissinga Lwesimulabye mba nga omuloge Zibula atudde, kamunonye ko Ninda olindaba (uh ah) Lwendikulaba (uh ah) Balitulaba Nga tuli kumbaga Ninda olindaba (uh ah) Lwendikulaba (uh ah) Balitulaba Nga tuli kumbaga Amasanyalazigo baby nze gankubyekubye Mbulira kati onolya kaki? Ninawo empogolo, ninawo amanyige Ninawo,ninawo, ninawo Ninawo ekikooko, ninawo ekinyama Menu njagala njikuwe Ninawo nakati, ninawo ebugga Ninawo, ninawo, ninawo Ninawo emputa, ninawo ekegye Baby onolya kaki? Sewa sewa, ka nkakuwe kubujji (wangi!) Balette kachai Sewa sewa, nkakuwe kachai Balette kajuyissi Ninda olindaba (uh ah) Lwendikulaba (uh ah) Balitulaba Nga tuli kumbaga Ninda olindaba (uh ah) Lwendikulaba (uh ah) Balitulaba Nga tuli kumbaga Olwaleero, ebyokulya ninna bingi Lwaleero baby, koba kyoyenda Lwaleero, ndimumuddu ya ku lavinga Olwaleero baby, byoona nabikuwa Ntwala gyoyagala (uh ah) Byoona nabikuwa (uh ah) Ntwala gyoyagala Kyoyagala nze nakikuwa Ninda olindaba (uh ah) Lwendikulaba (uh ah) Balitulaba Nga tuli kumbaga Ninda olindaba (uh ah) Lwendikulaba (uh ah) Balitulaba Nga tuli kumbaga Ninda olindaba (uh ah) Lwendikulaba (uh ah) Balitulaba Nga tuli kumbaga Ninda olindaba (uh ah) Lwendikulaba (uh ah) Balitulaba Nga tuli kumbaga Sewa sewa, ka nkakuwe kubujji Sewa sewa, balette kachai Sewa sewa, ka nkakuwe kachai Balette kajuyissi
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out