Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Fik Fameica
Fik Fameica
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Fik Fameica
Fik Fameica
Songwriter

Lyrics

Eh eh! Abaana bemoola! Fresh Bwoy Biwato byenyoola Yeah A Fik Fameica mu kakima ne Wembley Artin kuba tuzine ng'abawendule Zzina ng'akakima, kakima (yeah) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima (Wembley) Kakima (yeah) Kakima, mazzina g'akakima Zzina ng'akakima (koona) Kakima (nyenya) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima (koona) Kakima (nyenya) Kakima, mazzina g'akakima Zinamu balumye totya balogo Amagulu malamu bulungi tojja ggwa kigwo (totya) Zinira wonna ne mu kiyigo Mazina mapya zino style ziva Chicago (tobimanyi) Wembley n'amazina mwatta mukago Lwaki nedda magumba malamu tekuli kamogo (nkulaba) Tukwatire wamu ng'abalya muwogo Tebafuna mukisa guno abali e Mulago Kuzina buzinyi teri kuba nnago Kakima dance Wembley everywhere you go Mukama weebale tubuusa mitego Baby girl, tujooge amaswaga gange ngeewulira Ekija ninamu ekyenge twegulira (ninamu) Amaka nina lubiri nze neggulira (tondaba) Obwedda bye weezinya binnyumira Ab'ennugu, temutulaajanira (temugeza) Kano akazina ka ssappe Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe (Wembley) Kazina ka ssappe Atakamanyi tofaayo muleke akoppe Zzina ng'akakima, kakima (yeah) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima (Wembley) Kakima (yeah) Kakima, mazzina g'akakima Zzina ng'akakima (koona) Kakima (nyenya) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima (koona) Kakima (nyenya) Kakima, mazzina g'akakima Ono takamanyi Nkuyigirize? Bwetuti (oh ooh) Yeah yeah Kugulu mu bbanga emikono tugifunya Osobola okukazina ewaka yadde oli bukunya Mikwano gyo gigenda tandika okukweyuna Anti kano bwokazina ne bw'otuuyana towunya Tukazina kirindi wadde mu takisi Tetuwunya bigere twambale sitokisi Akiwakana, buuza Tip ne Dax (maswaga) Akazina obulungi mwongera marks Kanteekeko obuwaani netegereze Embaga ya nkya era nonye emperekeze Kikajjo kya goowa mp'eno nsolobeze mp'eno) Wulira obuwoomi mu ssupu gwe mmize Ŋŋenda kuloopa ewa mummy onjigiriza emize Oneelabizza n'akazina ke mbadde ngize Gye wakulira tewaaliyo basamize Sikulimba mwana bambi bandikuloze Kano akazina ka ssappe Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe Kazina ka ssappe Atakamanyi tofaayo muleke akoppe Zzina ng'akakima, kakima (yeah) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima (Wembley) Kakima (yeah) Kakima, mazzina g'akakima Zzina ng'akakima (koona) Kakima (nyenya) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima (koona) Kakima (nyenya) Kakima, mazzina g'akakima Kanyonyi kange gy'oli cce Bw'owulira nkuyita ng'ojja Tugazina tukongojja Fenna wamu balangira n'abambejja Azina obubi towona kasengejja Mundeke nzirye ne bwe ngejja Seeyeeya nga kitengejja Ayagala okuzina oyo mumugambe karibu Ennyama toligirya ng'olina maribu Buli omu azina ne bw'aba Seeka alina masulubu Abanyarwanda baakayiga Baganda baakayiga Basoga baakayiga Yeah! Wabaaki atayiga? Kano akazina ka ssappe Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe (Wembley) Kazina ka ssappe Atakamanyi tofaayo muleke akoppe Zzina ng'akakima, kakima (yeah) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima (Wembley) Kakima (yeah) Kakima, mazzina g'akakima Zzina ng'akakima (koona) Kakima (nyenya) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima (koona) Kakima (nyenya) Kakima, mazzina g'akakima Zzina ng'akakima, kakima (yeah) Kakima, tuzina g'akakima Zzina ng'akakima Kakima (yeah) Kakima, mazzina g'akakima Zzina ng'akakima Kakima Kakima, tuzina g'akakima (Wembly) Zzina ng'akakima (koona) Kakima Kakima, mazzina g'akakima (nyenya) The return of Bruce Lee A Karma Ivien Tutu Lee
Writer(s): Fik Fameica Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out