Lyrics

Tunakafuna oba enkya Ku ka breakfast bambi keera Ian Pro ku magic kuba ku keera Sheebah Karungi kati katudde ekka Gwe kebera omubiri gwonna gwonna ogujjemu ebinuma Gwe musawo, buli kimu yegwe akimala maama nfudde nze Ozikizza n'enjuba, sikulaba Omponyezza ebinuma, my lover Ever bibadde binzoganya, nga sikulaba Stylezo zinkuba buli kyanguwa Nkweesige ntya, ntino tonimbe? Nakikola ntya, gwe ensolo yange gyenunda And I cannot deny, no deny, no deny For what I feeling inside I got no complain, complain, complain We are fitting (what!) Tukimala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirabe kwolwo Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tulinde kwolwo Nze njagala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirye na kwolwo Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirabe kwolwo 'Balala mpulira bakozesa manyi (what!) Owange akozesa heart (okitеgera!) Byebinesaza bu mini skirt Byonna mbikolera gwe my sweetheart Tonyumya butter ku mu gaati, sagala! So expensive njoya manicure Katta nyonta mazzi ga nsuwa Bwendwayo ojjanga n'onkima Kuuma kuuma obweesigwa Kasaawo k'ensimbi tebakatengula Bambi bambi yanguwa Manya omukwano, nti tebagusaaliza Munange nkwetondera omazemu amaalo oh-oh oh Netimbye nzenna ebimuli ebiwunya akawoowo oh-oh Tukimala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirabe kwolwo Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tulinde kwolwo Nze njagala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirye na kwolwo Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirabe kwolwo Tunakafuna oba enkya Ku ka breakfast bambi keera Ian Pro ku magic kuba ku keera Sheebah Karungi kati katudde ekka Ozikizza n'enjuba, sikulaba Omponyezza ebinuma, my lover Ever bibadde binzoganya, nga sikulaba Stylezo zinkuba buli kyanguwa And I cannot deny, no deny, no deny For what I feeling inside I got no complain, complain, complain We are fitting Tukimala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirabe kwolwo Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tulinde kwolwo Nze njagala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirye na kwolwo Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo Tubirabe kwolwo Ono owange akozesa heart Bu mini skirt (What!) My sweetheart (TNS) (What!)
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out