Lyrics

Bour Sesetula Nina Roz sosotola Sosostola Serena Bata embozi Frank live Ebibyo byali bitya Nina Nyumiza lw'onobayo Natya oufumbo si mere Omuyaye yandagako halloo Serena nembita eby'obufumbo Kambe mu kinobero Obufumbo bw'eyasimula aahh aaah aah Nze owange olwatuuka mu maka Nga abakyala abakyusa bitya Nga ate olwemulugunyako nga n'empi ampujja Ono yali muliro Nnkya mulojja okuva kw'olwo Nakoowa entalo nze Obufumbo bwandi bubi Omukwano gwantama Kati mpulira biwulire like a sister Nga bw'entyo byantama Kukosa bulamu nga alinga atasiima Nze nkuggambye byantama Nabasajja sibawa nabilowoozo nedda Nange bwentyo byantama Okufuna anziza mu bufumbo nedda Nze munowo nayambalanga engoye Nga mukubo ntukula nga nesimisa ahh aah Nga nebwemba nabizibu bitya Bwonsanga sibikuba Mubuto nazanyanga bya maama ne taata Nga obufumbo bwegomba Bino biki ate byensanze eno Azukuka kumi emu Nakonkona kumi emu Tebampima ku size emu nedda nedda Omukwano gwantama Kati mpulira biwulire like a sister Nga bw'entyo byantama Kukosa bulamu nga alinga atasiima Nze nkuggambye byantama Nabasajja sibawa nabilowoozo nedda Nange bwentyo byantama Okufuna anziza mu bufumbo nedda Leero anvigira mu audi Enkya akyusa benz Nze muneewe wadde akagaali Basajja mwe mujooga Owange yali wa masaali Nga oli akyusa masuuti Nze muneewe wadde akatengi Basajja mwe mujooga Abantu nebamwegombanga Olwokuba odula ne boss Naye nga oli ku misumaali Bantu mwe mujooga Azukuka kumi emu Nakonkona kumi emu Tebampima ku size emu nedda nedda Omukwano gwantama Kati mpulira biwulire like a sister Nga bw'entyo byantama Kukosa bulamu nga alinga atasiima Nze nkuggambye byantama Nabasajja sibawa nabilowoozo nedda Nange bwentyo byantama Okufuna anziza mu bufumbo nedda
Writer(s): Batamuliza Serena Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out