Lyrics

Ooh kabi ki bwemwagala ntii Kabi ki owange bwemwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani Kabi ki muno bwomwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani Sikyagala bwemba musanze nga ali Ne banne anyumirya mubuzeko emirembe Kale wade nze mubitta naye alinayo Emikwano asanayo sipesi Simulunda simutayiza simusoyasoya Sibwemanyi akazanyo Ela oli bwambuzza lwaki muffatyo Mudamu nti kati kabi ki mwekyo? Kabi ki owange bwemwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani Kati kabi ki mama Kabi ki muno bwomwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani Privacy ye giwa ekitibwa simulingilinza Muwa akabanga kale wade olumu mbuzza Naye bwasilika sikaka answer Esimu bweyimba simubuza simusoya soya Nze sili lawyer Ela oli bwambuzza lwaki muffatyo Mudamu nti kati kabi ki mwekyo? Kabi ki owange bwemwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani IKabi ki muno bwomwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani Kabi ki muno bwomwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani Bwaba anyumide bambi ntekeli olukungu Ne mugamba nti onyumidde mwatu Bwaba anyumide taata ntekeli olikungu Ne mugamba nti onyumidde mwatu Bwaba anekede taata ntekeli olukungu Ne mugamba nti aya basi Kati kabi ki olwo? Kabi ki owange bwemwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani tabu gani eee Kabi ki muno bwomwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani Kabi ki owange bwemwagala mungeli Ewa emirembe tabu gani
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out