Listen to Oli Wange by Fille

Oli Wange

Fille

R&B/Soul

3,987 Shazams

Lyrics

Bad girl Fille Oh my God More than ready Bomba made my beat Bomba made my beat Mpulira omutima gunsumbuwa Am trying to find the one Who was meant for me Owange oli Ow'omukwano oba osobola Wandifunye pen n'olupapula Write to me What you miss Sembera nsanga mu nnyumba Era n'omukwano guyise mu ddirisa Ekisumuluzo wansi w'eppipa weekiri Nsazeewo kukuba sweet love songs Sweet love songs Misana na kiro Let me play you nonstop Gwe manya oli wange Oli wange Akafuba kaakano Weebake wano Gwe manya oli wange Oli wange Akafuba kaakano Otulo tulo, eeh If you know, you know If you never know, you never know Omukwano bwegutyo Ebintu bwebityo, oh Omutima omulungi ogw'okwagala Wagusisinkana wasanga baagumenya baabula Ng'ate benyumya, ooh Nze bw'oba onnina Essanyu ligenda kukujjula When I fall in love Njagalira ddala ddala ddala Nsazeewo kukuba sweet love songs Sweet love songs Nzijanjabe abaalemwa N'abo be baalumya Gwe manya oli wange Oli wange Akafuba kaakano Weebake wano Gwe manya oli wange Oli wange Akafuba kaakano Otulo tulo, eeh Sembera nsanga mu nnyumba Era n'omukwano guyise mu ddirisa Ekisumuluzo wansi w'eppipa weekiri Nze bw'oba onnina Essanyu ligenda kukujjula When I fall in love Njagalira ddala ddala ddala Nsazeewo kukuba sweet love songs Sweet love songs Nzijanjabe abaalemwa N'abo be baalumya If you know, you know If you never know, you never know Omukwano bwegutyo Ebintu bwebityo, oh Gwe manya oli wange Oli wange Akafuba kaakano Weebake wano Gwe manya oli wange Oli wange Akafuba kaakano Otulo tulo, eeh Yesse Oman Rafiki Route Music eh yeah Sound Change Oh oh, oh oh Eh yeah
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out