Lyrics

Ebyange byo bafuuka birungi Enjala nzisiigakko ka langi Akaviiri Kalabika birungi N'akasusu, kanyirira Abasajja baneyunira bangi Abensimbi ennyingi nga ba beeyi Naye mwabo abanesiimbamu Mulimu omulondemmu Ali colorful nga nyonnyi muzinge Mubiisi gwenjukyi ngaguli mu muzinga Buli wiikendi antwala kukazing'eyo Mu miti gya moringa Mukoledeyo akantugatanga Mumutuba atte nga ka fitting Kano ke kabugo Mukwano Kena kukomogeera Kano ke kabugo darling Kekukumulira Kano ke kabugo Mukwano Kena kukomogera Kekabugo darling Kenakukumulira Ssenga nze yantuza nansomessa Nti omusajja omulekka neyeetaya Bwomulunda atuuka neyeekyaawa Ebyomukwano bambi nebimutama Ebyo byona ebyo mulongo wange Ntadde omweo mukabugo kange Kakuume nga nange bwonkuuma Kabonero kamukwano gwange Kaliba ka muwendo Kaliba ka Matendooo Ebyange byonaaaaa Mbitelesse omwo Kano ke kabugo Mukwano Kena kukomogeera Kano ke kabugo darling Kekukumulira Kano ke kabugo Mukwano Kena kukomogera Kekabugo darling Kenakukumulira Kiliba kki ekilinzijja kugwe oh Buli kyenkuwa okyeebaza ogonze eh Ndi beera wo, ndi beera wo Kululwo ndiberawo Tulibaanamansasana, ehh Ali tugatulula, talitusaanga oh Kano ke kabugo Mukwano Kena kukomogeera Kano ke kabugo darling Kenkukemuliilaaaa Kano ke kabugo Mukwano Kena kukomogera Kekabugo darling Kenakukumulira Kano ke kabugo Mukwano Kena kukomogeera Kano ke kabugo darling Kekukumulira Kano ke kabugo Mukwano Kena kukomogera Kekabugo darling Kenakukumulira Ebyange byafuuka bilungi Enjala nzisiigakko ka langi Akasusu kalabikka bulungi nnyo Kenkukemulilaaaa Nkukoledeyo akanatugantanga Omutuba atte nga ka fitting
Lyrics powered by www.musixmatch.com
Get up to 2 months free of Apple Music
instagramSharePathic_arrow_out