Lyrics

(Ah nana na na na) Winnie Nwagi, Swangz Avenue Sound Cover! Baur on the beat You're my love love you love you daddy (Sabula) Omutima ngukuwa (munange) Naye nsaba togumenya (munange) N'onkola bali bye baakola (munange) Nkusaba kuba mwesigwa (munange) Hmm, omutima ngukuwa (munange) Naye nsaba togumenya (munange) N'onkola bali bye baakola (munange) Nkusaba kuba mwesigwa (munange) Mwana gwe, mwana gwe Love yo ng'esusse Mwana gwe, mwana gwe By'onkoledde nga nsiimye Eno care gy'ompadde Togezanga ogikomya Eno care gy'ompadde I deserve ogifuna Love yo ng'enkolera Ne ngivaako ngya konziba Abantu bagamba ndwadde (bagambe ndwadde) Kumbe baabikyusa Love baagitwala Eyalimu ebindiisa Omutima ngukuwa (munange) Naye nsaba togumenya (munange) N'onkola bali bye baakola (munange) Nkusaba kuba mwesigwa (munange) Hmm, omutima ngukuwa (munange) Naye nsaba togumenya (munange) N'onkola bali bye baakola (munange) Nkusaba kuba mwesigwa (munange) Nze kankuwe obweyamo Yenze atagenda kuleka Alikuzaalira abaana Alikufuula omwami Ndibeerawo ng'olwadde (ndibeerawo) Ndibeerawo nga bakubanja (ndibeerawo) Ndibeerawo ng'oli yala Ndibeerawo ng'ozifunye Hmm! Nga nze mukyalawo (mukyalawo) Ow'ewaka ssi ow'ebbali Saagala obe boyfriend Njagala obe husband wange Omutima ngukuwa (munange) Naye nsaba togumenya (munange) N'onkola bali bye baakola (munange) Nkusaba kuba mwesigwa (munange) Hmm, omutima ngukuwa (munange) Naye nsaba togumenya (munange) N'onkola bali bye baakola (munange) Nkusaba kuba mwesigwa (munange) Nkwesize nnyo munange Togeza n'ondeka gwe wange Nga mmaze okulaga abange Ne nkutwala n'ewa mmange Oh, kirinnuma (kirinnuma) Nga naye owange y'annumya (nga y'annumya) Nga bwe nkuba anfuula busy Naye mmanyi tolibinkola Ondaze nti oli mwesigwa Ndi convinced ne by'okola Kyenva netaazeeyo afia You're my love love you love you daddy Omutima ngukuwa (munange) Naye nsaba togumenya (munange) N'onkola bali bye baakola (munange) Nkusaba kuba mwesigwa (munange) Hmm, omutima ngukuwa (munange) Naye nsaba togumenya (munange) N'onkola bali bye baakola (munange) Nkusaba kuba mwesigwa (munange) Omutima ngukuwa (munange)
Writer(s): Winnie Nakanwagi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out