Lyrics

Yeah yeah Yeah yeah yeah It's another one Fenon Records another one Pirate Beats with another one Levixone Music again Ani alina amaanyi? Agasinga aga Jenipher? Ani alina obuyinza? Obusinga obwa muzeeyi? Ani alina amaanyi? Agasinga aga bba wo oyo? Ani alina obuyinza? Obufuga, ensi eno wu wu Wano gundi yagenze mu kkooti Talina mapeesa ku ssaati Gw'agenze okuloopa binojjo Olw'ekitiibwa ky'alina amanyiddwa mu kkooti Omusango baagusala mu ttumbi Kuba omulamuzi baamuwa ku nsimbi Mulamuzi owange talya mandaazi Ebya Mukama biba ku alaali Talya nguzi no no Talya nguzi no no ooh Ani alina amaanyi? Agasinga aga Jenipher? Ani alina obuyinza? Obusinga obwa muzeeyi? Ani alina amaanyi? Agasinga aga bba wo oyo? Ani alina obuyinza? Obufuga, ensi eno wu wu Waliwo ono, akuggya mu nfuufu N'akutuuza n'abalangira Atambuza abalema Atukuuma n'ekiro tabongoota Nga tomuwadde kinusu Mu buli mbeera abeerawo n'akuwonya ennaku Talina na mululu Vva ku bino Ewammwe bye babalimba mu ndagu Nga tomuwadde kinusu Mu buli mbeera abeerawo n'akuwonya ennaku Talina na mululu Vva ku bino Ewammwe bye babalimba mu ndagu Mukama alina amaanyi Agasinga aga Jenipher Mukama alina amaanyi Agafuga, ensi eno Mukama alina amaanyi Agasinga aga Jenipher Mukama alina amaanyi Agafuga, ensi eno oh Tewali simanyi akusinga Simanyi simanyi akusinga Te-te-tewali simanyi akusinga Simanyi simanyi akusinga Te-te-tewali simanyi akusinga Simanyi simanyi akusinga Te-te-tewali simanyi akusinga Simanyi simanyi akusinga Mukama olina amaanyi Agasinga aga Jenipher Yesu olina obuyinza Obusinga obwa muzeeyi Mukama olina amaanyi Agasinga aga Jenipher Yesu olina obuyinza Yesu yekka gw'osinga Yesu olina amaanyi
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out