Lyrics

(Warren is a professor) Remember back in the days my baby Nga emtima gikuba kimu Enzikiza n'emukitangala, nga tuli omu tusa kimu Jukira batukuba ne tattoo Wasembera n'otega n'okutu Akama n'akakuba am loving you Era nawe otyo n'onziramu Wangamba nze gwoyagala Abala babi bali malala Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala Bwondeka n'ogenda n'abala Kati onsudde mu nyanja y'amaziga Bweriba somo baby maze okuyiga Nebwoyagala mb'omusumba oba omuniga Njakukikola baby maze okuyiga Mutima gwange guma Bwebuyimba bwenyimba buli kumakya Mutima gwange guma (nana na) Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Lwewagenda kwali kuffa munage Kikangabwa nga kyajjula ewange Gwe eyali munage Mbewo ntya nga sirina asuuta Kiba kigambo omutali letter Neby'okunabako ng'atewali akuuta Nabyo era bitama nsaba mponya enyotta Kati onsudde munyanja y'amaziga Bweriba somo baby maze okuyiga Nebwoyagala mb'omusumba oba omuniga Njakukikola baby maze okuyiga Mutima gwange guma Bwebuyimba bwenyimba buli kumakya Mutima gwange guma (nana na) Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma (Jukira batukuba ne tattoo) (Wasembera n'otega n'okutu) (Akama n'akakuba am loving you) (Era nawe otyo n'onziramu) (Wangamba nze gwoyagala) (Abala babi bali malala) (Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala) (Bwondeka n'ogenda n'abala)
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out