Lyrics

Mmm Obwavu buluma, endwade ziruma Naye omukwano gusingako kwebyo (gusingako kwebyo) Kuba akafananyi, mu kubbo gyoyita Nga abagalana batambudeko babiri Naye gwe oli bwomu oti, teri yade akusiyako oba chi N'ogezako, weyogereko oh, nga bakuyitako buyisi Eyo mukiro, n'obulwa otulo, olwokuba nga gwe tolina akuuma Olusi n'osula enjala akamere n'otalya, olwokuba nga gwe tolina abiita Omulala nagezaako, yekube m'mawulire, alabe oba anafunayo aganza Abamu ne bafunamu, balala bisalirayo oh Ogwo gwe mukwano Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Balinkululira k'kaliba yeah yeah, uh (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Ng'omukwano gwa mama n'omwana Gwengenda okukulaga oh baby Ate banga lyona mbere nawe Ne bweliba mberaki, nze sirikyuka Kale bogere, naye nze manyi, lino ekubbo lyenkutte dungi N'abalokezi kati mukimanye, nti bibasaze mwatu Honey bba mugumu, yegwe gwenjagala Tebulikya ne nkyusa omutima Kano akamweyumwenyu ke nina ku matama Nako nkanfuna nga ozeko wendi (oh oh-oh oh) Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Balinkululira k'kaliba yeah yeah, uh (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) (Oh oh-oh, uh nha) Oba nandibadde ntya, nga siri nawe mwanagwe! Oli kyatika, nkukwata mpola, si k'obwo obulungi bwo! Oli kitundu ku bulamu bwange (eh eh-eh eh eh-eh) Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Balinkululira k'kaliba yeah yeah, uh uh (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Balinkululira k'kaliba yeah yeah, uh (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh) (Balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out