Music Video

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Zafaran
Zafaran
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Josephine Nakyonyi
Josephine Nakyonyi
Composer
Bomba
Bomba
Composer
PRODUCTION & ENGINEERING
Bomba
Bomba
Producer

Lyrics

Aah aye, aah aye, Eeeeh yi yee Swangz Avenue Aah aye, Aah aye, Eeeeh yi Title ya my lover kanjikuwe Kuba amasanyu ompeera mu bandale Butabo bakuba bungi bansomere Matu gabisambajja mabbali Gunno mukwano gwetwafunye Lugero luwanvu okira ku Ofwono Ddoboozi erileeta enyonyoogeze Ndiseera abalyagala ku mikolo Ndikwewala ntya wansensera And never show me no way Nkulowoozako obwongo buneesera I don't wanna miss you no day Bwebambuuza ogenda wa Kusanga sweetheheart Omwana yatamiira sweetheheart Asanyuse ki bintu bya sweetheheart Omwana yakiteekamu heart Kale bba kampite sweetheheart Omwana yatamiira sweetheheart Asanyuse ki kujja kwa sweetheheart Ne future yajizanyako pheart Ku bill ya baby bampe ku care Ne ka space nsonde ku air Mba mu fear bwataba here Ekituufu si bwe nali ba dear Wanno na wa, eza mafuta ninamu Nina ne money byayagala ngulamu Kawa, wamma sikyekekamu Gwe kasuwa ka love yange kamu I support you no matter the rival Obasobola naddala nga kwendi Tell me how can I motivate you Oobenga tonva wanno kuba Bwebambuuza ogenda wa Kusanga sweetheheart Omwana yatamiira sweetheheart Asanyuse ki bintu bya sweetheheart Omwana yakiteekamu heart Kale bba kampite sweetheheart Omwana yatamiira sweetheheart Asanyuse ki kujja kwa sweetheheart Ne future yajizanyako pheart Title ya my lover kanjikuwe Kuba amasanyu ompeera mu bandale Butabo bakuba bungi bansomere Mattu gabisambajja mabbali Gunno mukwano gwetwafunye Lugero luwanvu okira ku Ofwono Ddoboozi erileeta enyonyoogeze Ndiseera abalyagala ku mikolo Bwebambuuza ogenda wa Kusanga sweetheheart Omwana yatamiira sweetheheart Asanyuse ki bintu bya sweetheheart Omwana yakiteekamu heart Kale bba kampite sweetheheart Omwana yatamiira sweetheheart Asanyuse ki kujja kwa sweetheheart Ne future yajizanyako pheart
Writer(s): Josephine Nakyonyi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out