Lyrics

Bad man a bad man Raja (Oh my God, Bomba made my beat!) Oya Bomba, domba Budombodo-mba Bazina abamu andaconda Bomba, domba Budombodo-mba Balina ebiwato ebigondagonda Eh! Onsuula ku mutwe, nga mubbali gwe gwendowooza Tobawa mutima, bagane dazza Nsaba tobuyita bulimba neda Tobigana bambi tonswazza Tunyiga! Olumu maanyi nkububira Bwesikulabye omutima gujugumira Nakusaba nkutwaleko gyetuccakalira Nkulambuze dear omanye bwebinyuma Guba munyigo munyigo temuba na byapado Babiri babiri bazina double double Tuvimba n'ebikoosi bakubi ba nakko Gw'alimu akatengo towakuza ntalo E-e eyo mpaka wansi (paka) Mpaka wansi, kwata wansi (paka, paka) Ooh-oh! Mpaka wansi (paka) Mpaka wansi, kwata wansi E-e eyo mpaka wansi (paka) Mpaka wansi, kwata wansi (paka, paka) Ooh-oh! Mpaka wansi (paka) Mpaka wansi, kwata wansi Nkusubiza nina okukwata empola Akutekako olubale talimpona Balabe bonna bo tebakyawera Bwekwepima mu naye tebakwenkana Paka wansi, DJ omuziki gwongeze Osabaze ne yirizi bazambule Totya tulye, sente bakola nkole Asumagira musitule mu ntebbe Oya Bomba, domba Budombodo-mba Bazina abamu andaconda Bomba, domba Budombodo-mba Balina ebiwato ebigondagonda Uh eh! Mpaka wansi (paka) Mpaka wansi, kwata wansi (paka, paka) Ooh-oh! Mpaka wansi (paka) Mpaka wansi, kwata wansi Eh-eh mpaka wansi (paka) Mpaka wansi, kwata wansi (paka, paka) Ooh-oh! Mpaka wansi (paka) Mpaka wansi, kwata wansi (oh na) Fire (eh-eh) Fire (eh) Touch me baby cool the fire (eh) Fire (eh-eh) Fire (eh) Touch me baby cool the fire (eh) Oya Bomba, domba (eh-eh) Budombodo-mba (eh) Bazina abamu andaconda (eh) Bomba, domba (eh-eh) Budombodo-mba N'ebiwato ebigondagonda Sound Change
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out