Lyrics

Nkukonkona Nkukonkona Nkukonkona nkulabeko ngende Nzuno kabalagala gonja Nzuno akwagala okufa baibe Nzize osangulanga amaziga gewakabanga Nzize okwerabizanga enaku birungi byenina Nsula nefunyafunya omutima gumanja Akasera katuuse omutima gususiza obusungu Simanyi kyewankola Ninga nga zolozolo Nsasawo nkukokona nzije gyobera nkukone Owomukwano gwe nindako Love ndese kachumbali Jiko chai na chindaazi Am your soldier your askari aha Nkukonkona Nkukonkona Nkukonkona nkulabeko ngende Nzuno kabalagala gonja Nzuno akwagala okufa baibe Nzize nga nkunonya nkuwenja manye awatuufu gyewekweka Obubaka mbusindika gyoli obulabe kituufu tewegana Omutima gufunye ebiwundu because of you onegana Please baby tonegana bwogana ntuuse okwekyanga Wabula leero oba nzije Njagala manye nti oba sure Kuluno okutya nkukoye Olwaleero nkukokona Owomukwano gwe nindako Love ndese kachumbali Jiko chai na chindaazi Am your soldier your askari aha Nkukonkona Nkukonkona Nkukonkona nkulabeko ngende Nzuno kabalagala gonja Nzuno akwagala okufa baibe Ogonda nga kalira komwana Onsudde mumukwano kibanda Onfumbira kachai nzija nenywa nzija nenywa nzija nenywa Ogonda nga kalira komwana Onsudde mumukwano kibanda Onfumbira kachai nzija nenywa nzija nenywa nzija nenywa Nkukonkona (NKukonkona) Nkukonkona nkulabeko ngende Nzuno kabalagala gonja Nzuno akwagala okufa baibe Eno love baibe nsuffu nsabula nkukonkona Nkukonkona Nkukonkona (nkukonkona) Nkukonkona nkulabeko ngende Eno love nsuffu baibe nsabula gwe Nkukonkona (nkukonkona) Nkukonkona nkulabeko ngende Eno love baibe nsuffu nsabula nkukonkona Nkukonkona (nkukonkona) Eno love baibe nsuffu nsabula Nkukonkona (nkukonkona) Nkukonkona nkulabeko ngende Nzuno kabalagala gonja Nzuno akwagala okufa baibe
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out