Lyrics

Pawaz entertainment Onkaabya lwaki kuba okimanyi Ndi munafu mutima kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi bwononyiza na nsonyiwa Onyizze lwakuba okimanyi yegwe gwenina Sisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi bwononyiza nja nsonyiwa Kati ngezezako kyensobola okumatiza Omutima gwo nfubye tegunsosola Ne bwenkuyita tompitaba Kyandiba ng'ebinkaabya bikolera Kansubile mukwano oli nsonyiwa Bwendiba nfunye omulungi ali mponya ogaayiwa Mazima nfubye ntobye okuyiga Nga naye omutima nga oguyuzza nga tiger Nfunye ekuuma ye biwundu munda nze Lutindo lwo mukwano luvunze Binemye omukwano gunyinze Kati kankole ebyange Onkaabya lwaki kuba okimanyi Ndi munafu mutima kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi bwononyiza na nsonyiwa Onyizze lwakuba okimanyi yegwe gwenina Sisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi bwononyiza nja nsonyiwa Olwo lumu nsanyusa Olwo lumu nyiza ne bwolaba nkaba Otuula no kalila Nga tomanyi buziito love eyo bwentiise Bujiji bwa mafuumu ng'onfumise Tukitte nkutte nkumale Ngende nfune ali mponya mbimale Leero kankunabe amazzi nga yiwe N'omukwano gwo ngusulewo ngulinyilile Nfunye ekuuma ye biwundu munda nze Lutindo lwo mukwano luvunze Binemye omukwano gunyinze Kati kankole ebyange Onkaabya lwaki kuba okimanyi Ndi munafu mutima kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi bwononyiza na nsonyiwa Onyizze lwakuba okimanyi yegwe gwenina Sisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi bwononyiza nja nsonyiwa Kansubile mukwano oli nsonyiwa Bwendiba nfunye omulungi ali mponya ogaayiwa Mazima nfubye ntobye okuyiga Naye omutima nga oguyuzza nga tiger Onkaabya lwaki kuba okimanyi Ndi munafu mutima kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi bwononyiza na nsonyiwa Onyizze lwakuba okimanyi yegwe gwenina Sisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi bwononyiza nja nsonyiwa
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out