Lyrics

Ah wombolombo wombolombo wombolombo (dear we) Ah Wombolombo wombolombo wombolombo Ah wombolombo wombolombo wombolombo (dear we) Ah wombolombo Ah wombolombo (E-E-Eddie Dee) Mukwano gwange bambi oli otya olwaleero? Bakuwaddeko ku mazzi n'onywako? Bakuyisa batya mukwano wessibadde? Nze omanyi nti onsingira ensi n'ebisembayo Gwava wa omukwano gwava wa? Guno oguwooma n'oba nga sukaali tonyumya? Ogunkyamula n'obuyimba ne nkuyimbira Ne nneeresa okulya obulabo ne nkutonera Nze mukwano njagala omanye nakwesigaliza Munda mutima ndi munno wo Bwe guba mubiri ku mubiri binyuma Bulamu bunyuma ng'obulya ne munno wo Gwava wa? Guno oguwooma ng'omubissi gwava wa? Ggwe wabulira wa bulijjo gye mbeera? Njagala nkutwale ewaffe Gye nzaalibwa bakumanye Oh my God! Ate obulungi bwo nabwo bwasoba Amaaso gaaka nga enjuba Adam tumunenya kulya kibala Yakemebwa nnyo oh my God Ndi muzzukulu wa Lule e Gyava Nga ggwe gwe nsiimye onkuumeko ewaka Laba ndi waddala baby teweebaka Zuukuka, teweebaka Nze baali n'omutima gwange baamenya Wajja eno nze olwo emirembe ne nfuna You're my dream come true baby ky'ekyo Ebintu by'ebyo Gwava wa omukwano gwava wa? Guno oguwooma n'oba nga sukaali tonyumya? Ogunkyamula n'obuyimba ne nkuyimbira Ne nneeresa okulya obulabo ne nkutonera Gwava wa? Guno oguwooma nga omubissi gwava wa? Ggwe wabulira wa bulijjo gye mbeera? Njagala nkutwale ewaffe Gye nzaalibwa bakumanye Oh my God Ate obulungi bwo nabwo bwasoba Amaaso gaaka nga enjuba Adam tumunenya kulya kibala Yakemebwa nnyo oh my God Ndi muzzukulu wa Lule e Gyava Nga ggwe gwe nsiimye onkuumeko ewaka Laba ndi waddala baby teweebaka Zuukuka, teweebaka Nagambanga nkusobola mbu nneepika Ŋŋenda kukwagala mpite ne we nsula Guno nze gwe nnina tebannagulaba Ggwe tofa ku kasente Gwava wa omukwano gwava wa? Guno oguwooma n'oba nga sukaali tonyumya? Ogunkyamula n'obuyimba ne nkuyimbira Ne nneeresa okulya obulabo ne nkutonera Gwava wa? Guno oguwooma ng'omubissi gwava wa? Ggwe wabulira wa bulijjo gye mbeera? Njagala nkutwale ewaffe Gye nzaalibwa bakumanye Oh my God Herbert Skillz pon The Run Ate obulungi bwo nabwo bwasoba Amaaso gaaka nga enjuba Adam tumunenya kulya kibala Yakemebwa nnyo oh my God
Writer(s): Pius Lizard Mayanja Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out