Lyrics

Fixon Magna Omutiima na guttunda bampaamu dda ssente Feelingi zakubwa amasanyalaze munaaye Atooti Killer beat engoma agisensebule otti Abawaala bakuyita wa njawuulo otti Ronnie de Don bamuyita wa illuminate (killer free vibe) Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti) Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh) Stress twazikoowa kati tusula America Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka (noo noo) Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti) Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh) Stress twazikoowa kati tusula America Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka Peter yaggwa mukwaano ne muganda wa Daaga Yamwagala nnyo ngera yamukwatira bag Teyalina ssente so yamussa zi hug Wamusaba ez'enviiri nga muwaawo ka hug Lwaali lwa kuuna ladies' night e Kololo Peter abakka essimu to give baby e call Bamuteeka ku hold lye yagikuba kwolwo Nalowooza byamuzanyo nadamu agikubeko Baby yajja n'omuyaye ng'alina dollar Mu kigatto kya Gucci ne bi bling mu collar Peter y'alengera mukyaala we weyemoola Nasituka mbu abalabise bouncer nayoola Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti) Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh) Stress twazikoowa kati tusula America Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka (ooh) Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti) Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh) Stress twazikoowa kati tusula America Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka Wakuyamba na kuyaagala ng'olwo muguma Bwomusaba password y'essimu nga bikoma Nakuleka obwomu nebutandika okukuluma Olwo eby'amapenzi n'otandika oku byevuma Wama eyakoowa love jangu tuzine nyinuka Stress twazikoowa twagulayo ne morooka Ne yamenya omutiima wuli ye yekaaza asituka Ne appetite ezzina embuze kati mbula tulika Omutiima na guttunda bampaamu dda ssente Feelingi zakubwa amasanyalaze munaaye Nagezaako nebigaana ko nze owaaye Kambereko single if we die we die Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti) Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh) Stress twazikoowa kati tusula America Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka (ooh) Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti) Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh) Stress twazikoowa kati tusula America Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka Atooti Killer beat engoma agisensebule otti Abawaala bakuyita wa njawuulo otti Ronnie de Don bamuyita wa illuminate (killer free vibe) Twalyaako byetwaalya Mwe ba musaayi muto you don't matter Si yeffe yowa father mother uncle oba brother Wama eyakoowa love jangu tuzine nyinuka Stress twazikoowa twagulayo ne morooka Ne yamenya omutiima wuli ye yekaaza asituka Ne appetite ezzina embuze kati mbula tulika Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti) Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh) Stress twazikoowa kati tusula America Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka (ooh) Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti) Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh) Stress twazikoowa kati tusula America Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka Rasta guy Mukuuba
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out