Listen to Nsanyuka Nawe by Blu*3

Nsanyuka Nawe

Blu*3

Afro-Beat

24,577 Shazams

Lyrics

Essanyu lyange Obulamu bwange Omutima gwange n'essubi Byonna mu gwe (oh oh) Amagezi gange Byonna byenkola Era binkola lwakuba era gwe Andya obwongo Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe Nkulaba mu bingi abalala byebatalaba ooh oh Buli kimu kiba tekingasa w'oba nga t'oli nange Njagala bw'okaba Nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe Oooh uh ooh oh ooh mukwano Njagala bw'okaba Nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe Nkwenyumiriza mu nyo oh ooh Mu maaso gange Teri mulala mulungi ansanyusa kusinga gwe eh eeh Laba nze Cindy sirina tabbu Love ye ntawanya Gwe muntu omutuufu kwensibidde nze Nze maanyi nti obulamu bwange Buyimiridde ku gwe (buyimiridde ku gwe bambi) Nkulaba mu bingi Abalala byebatalaba ooh oh (Oooh uh ooh oh ooh) Buli kimu kiba tekingasa nze (w'oba nga t'oli nange) Katino njagala bw'okaba Nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe Omusana gwake omungi Enkuba kibuyaga Ennaku n'obwavu teri kirinzinja ku gwe (Honey wange, owange) N'enugu nze sija kujitya Bweruba lugambo Sitawana n'ebyo nze byenakowa edda (heey) Nze maanyi (nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe) Hey yeah yeah Nkulaba mu bingi (abalala byebatalaba ooh oh) Simanyi oba ondowozako Buli kimu (kiba tekingasa bw'oba nga t'oli nange) Hey yeah Kati no njagala bw'okaba nga nkaba nawe (nga nsanyuka nawe) Hey yeah yeah Njagala bw'okaba nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe (nga nsanyuka nawe) Ngumira kugwe mumpewo ennyingi Oli kyabugagga osinga sente Mbera nawe mu nnaku ennyingi Amazima bw'oba nange mba mugumu Ngumira kugwe mumpewo ennyingi Oli kyabugagga osinga cash Mbera nawe mu nnaku ennyingi Oli kyabugagga osinga sente Ngumira kugwe mumpewo ennyingi Oli kyabugagga osinga cash Mbera nawe mu nnaku ennyingi Oooh oh nange Ngumira kugwe mumpewo ennyingi Oooh oh nange Mbera nawe mu nnaku ennyingi Oli kyabugagga osinga sente
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out