Lyrics

Bebina bebina me I need love Bebina bebina me I need love And I need love I need love Nkusaba wuliriza Nina ekiwandiiko Ekikwata kubyo ebyabaawo Wenakuyita owange n'ompitako Ng'olaba otuuse n'onvaako Nawulira luli kukizindaalo Nti wafunayo omulala eyo gwofaako Eyakyjja kubiyumba byembaawo Wava mubekigandaalo Nsigala nzikiriza ensobi Gyenakola okukuganza omutima ogubuyanya Okutuusa okugulwaza Nze eyakuteerawo amadaala Wewatuyka wavimbawo nze nengwa Ahh am sorry okujanjinga Tobeera ng'oleese butwa Byanzigwako baby wewansula Byanzigwako n'ogenda n'omulala Byanzigwako nasigala nga nfa Byanzigwako ebigambo byanzigwako Byanzigwako byenali mbala Wabiyiwa ng'olwo oli kumulamwa onugwiira Wanteeka mu bbaala ebuziika Ye byanzigwako gwe nali nesize omusanga Nga abala ebisinga ebigwira Okussa n'okweyita enswa Nga bukira gyatali wangalira Laba Kati yagenda kularira Bigaanye ate adda gyeyasookera Ahh baby osanze nafuna byenkola Newewetonda otya siyinza kukuddira Returning back never Ddayo gyova sikyetaga Byanzigwako baby lwewansula Byanzigwako nawulira nga nga Nawulira nga nga Ebigambo byanzikwako
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out