Lyrics

Oli mwagalwa wange, gwe muganzi wange Ate kati kikyekikukuletede okumagalala? Okwo okubukabuka, nokuwankawanka Bigobe mumutima gwo, embera zo zitisa zimalamu amanyi Gyukira bwetwali twakagalaneda Nakuwa omutima gwange, nga gugwo weka Nza'wo wenasibira, sirina kuwankawanka Twali twagalana era nga tutegeragana Bulyomu yali yetagana mune mu bujuvu Kati kyin'ekyitutuseko sikitegera Okwagalana kwafe, kulabika kusanyalade era kusanawo Mukwano, katitukoleki? Bulyomu yali yetagana mune mu bujuvu Kati kyin'ekyitutuseko sikitegera Okwagalana kwafe, kulabika kusanyalade era kusanawo Mukwano, katitukoleki? Kati twetowaze, mumitima gyafe Tutandike buto, twenenye, tusimagane Okwo okubukabuka no'kuwankawanka Tubigobeleri, tusibirewamu Omulabe tumulinyeko Bulyomu yali yetagana mune mu bujuvu Kati kyin'ekyitutuseko sikitegera Okwagalana kwafe, kulabika kusanyalade era kusanawo Mukwano, katitukoleki? Bulyomu yali yetagana mune mu bujuvu Kati kyin'ekyitutuseko sikitegera Okwagalana kwafe, kulabika kusanyalade era kusanawo Mukwano, katitukoleki? Kati twetowaze, mumitima gyafe Tutandike buto, twenenye, tukumagane Okwo okubukabuka no'kuwankawanka Tubigobeleri, tusibirewamu Omulabe tumulinyeko Bulyomu yali yetagana mune mu bujuvu Kati kyin'ekyitutuseko sikitegera Okwagalana kwafe, kulabika kusanyalade era kusanawo Mukwano, katitukoleki? Bulyomu yali yetagana mune mu bujuvu Kati kyin'ekyitutuseko sikitegera Okwagalana kwafe, kulabika kusanyalade era kusanawo Mukwano, katitukoleki?
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out