Lyrics

Mmmh, ummh, yeah, uhhh Nkulaze buli kyennina, nsigadde kweyambula Omutima ne wegulaajana, oyongela kugweewala Ongamba Kali ku ntandikwa obitaddemu okwelaga Lw'amanyi gwa mukwano, nandibadde nakwewala Kuba ontadde ku death sentence Ontadde ku pending Owoza oli love legend En for dat mi na betting Ndi ku death sentence Ontadde ku pending Yadde oli love legend Kale ka mbe student Nkusaba obe nekisa Nnyamba nnyamba onzije mu birooto Ntaasa ondage ku mukwano Nnyamba nnyamba onzije mu birooto Ntaasa ondage ku mukwano Ntudde ku kabalaza wabweru wo mutima Ninze musamariya, annyamba na kumatiza Ntudde ku kabalaza wabweru wo mutima Ninze musamariya, annyamba na kumatiza Eno mu mutima oli ku wanted Baby oli posted nze eno situdde nedda Bino obitutte for granted but you are demanded Like weed in Jamaica Nkusaba njigilizako, mbudamyaako mu mutima gwo omo Nga wonjigiliza bye sijuwa nkusubiza okubeera humble Olemera omugaati obukodo bwaki, baby, baby Ogenda kunenya ani, if you lose me, honey Kuba ontadde ku death sentence Ontadde ku pending Owoza oli love legend En for dat mi na betting Ontadde ku death sentence Ontadde ku pending Owoza love legend Kale ka mbe student Nkusaba obe nekisa Nnyamba nnyamba onzije mu birooto Ntaasa ondage ku mukwano Nnyamba nnyamba onzije mu birooto Ntaasa ondage ku mukwano Ntudde ku kabalaza wabweru wo mutima Ninze musamariya, annyamba na kumatiza (Ntudde ku kabalaza wabweru wo mutima) (Ninze musamariya, annyamba na kumatiza)
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out