Lyrics

Your bwoy (Mpaka Sound this) Dre Cali Hmm mmm, eh (Kraizy) Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza nawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa Ka firimu k'omukwano gwo mu kwanjula ahah, kaali ka kabi nga katemagana Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula, tewaliba atugattulula Naye! Kati laba wagenda n'omutima baagutwala, address baazikyusa dda Oh see right now girl am thinking Do you got a minute? Twanditudde ne tuteesa Kuba ekyombo ky'omukwano it's sinking Kati laba ekifuba kinuma, kinuma, ntaasa Sikyayagala na kola dear Nsiiba mu beer, ntaasa Gano amaziga ge nkulukusa Manya nti gajjuza eppipa Kati laba ekifuba kinuma, kinuma ntaasa Ih yeah yeah Si bwentyo nze bwe nali nakibala Naye Mukama bwatyo bwe yakigera ah Ensobi zikolwa bantu Naye n'okusonyiwa no kya buntu Hmm, mukwano tokola mputtu, mpuliriza Lwaki twekola ebintu? Manyi nakusobya naye kkiriza twefuna ahah, baby Manyi no byasoba naye kkiriza twefuna Oh see right now girl am thinking Do you got a minute? Twanditudde ne tuteesa Kuba ekyombo ky'omukwano it's sinking Kati laba ekifuba kinuma, kinuma, ntaasa Sikyayagala na kola dear Nsiiba mu beer, ntaasa Gano amaziga ge nkulukusa Manya nti gajjuza eppipa Kati laba ekifuba kinuma, kinuma ntaasa Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza nawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa Ka firimu k'omukwano gwo mu kwanjula ahah, kaali ka kabi nga katemagana Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula, tewaliba atugattulula Naye! Kati laba wagenda n'omutima baagutwala, address baazikyusa dda Oh see right now girl am thinking Do you got a minute? Twanditudde ne tuteesa Kuba ekyombo ky'omukwano it's sinking Kati laba ekifuba kinuma, kinuma, ntaasa Sikyayagala na kola dear Nsiiba mu beer, ntaasa Gano amaziga ge nkulukusa Manya nti gajjuza eppipa Kati laba ekifuba kinuma, kinuma ntaasa Ih yeah yeah Si bwentyo nze bwe nali nakibala Naye Mukama bwatyo bwe yakigera ah
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out