Lyrics

Mpaka Sound d Kraizy Your bwoy Laba gwe ondi wala Ng'emunyenye oba enjuba Era olumu nkunoonyaako oluusi n'ombula Wantuula mu mutima simanyi na kyakola, eeh Nzenna nzenna ontobezza ng'akubwa enkuba Gano amaziga ge nkaaba ki kye nakola? Emisuwa gifunze n'otulo sikyafuna, yeah Simanyi oba onzijukira (aah) Simanyi na kyakutwala Naye yeggwe wali watuula munda aah Simanyi oba onzijukira (aah) Simanyi oba byali bya ddala ah (aah) Simanyi na kyakutwala Ekyakunyiiza n'omutima kyagukyusa aah Simanyi simanyi simanyi Simanyi oba onzijukira (aah) Simanyi na kyakutwala Simanyi oba onzijukira (aah) Simanyi oba byali bya ddala ah (aah) Simanyi na kyakutwala Ekyakunyiiza n'omutima kyagukyusa aah Simanyi oba onzijukira (aah) Simanyi oba byali bya ddala (aah) Simanyi na kyakutwala Naye yeggwe wali watuula munda aah Simanyi oba byali bya ddala ah (aah) Simanyi na kyakutwala Ekyakunyiiza n'omutima kyagukyusa aah Love is a gift Love is given Love is not told Love is a blessing Love is God
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out