Lyrics

Twawalampa ng'amabati Nti nafe, tulabeyo zikalori Netukola cake yembagga, nga ya taka Twabuka ku bisenge, bulijjo nti nafe tukwateyo ko ku nsene Netuduka kamulari, nga kute mu maaso Jangu jangu nti nawe, tukonkone amayumba gonna tuduke nawe Baveyo bavume, nga teri Mulala Teriyo, mulala Teriyo, mulala Otyo tyo nze oyo, twalumba nga ffembi nga tuyoya bi ffene nawe Otyo nti nawe, nzijukira uh uh (otyo) Otyo otyo nze oh you, batukwata ffembi mu miwogo gyabendi Jje twalya mu kyama, nzijukira nawe eh Mulala Teriyo, mulala Teriyo, mulala ah aah-ah Mulala Teriyo, mulala Teriyo, mulala Nze ne bwo-tompe zabu, nga wampeka ku'mugongo Nze mpandiise, erinnya lyo wano ku'mutima Ah-ah ah mu bonna, ah-ah eh gw'abasinga ah-ah eh Teriyo, teri iih Teriyo ooh oh-oh, mulala Otyo tyo nzijukira, ng'omusana guganye okujja mu mawanga Otyo nzijukira, nga tukadiye Otyo tyo nkumira, abaana n'abaana betuzadde mu mawanga Nti nabo bakule, bamanye omukwano nga guno Mulala Teriyo mulala Teriyo, oh mulala
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out