Similar Songs
Credits
PERFORMING ARTISTS
Serena Bata
Performer
Nina Roz
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Serena Bata
Songwriter
Lyrics
Bour
Sesetula
Nina Roz sosotola
Sosostola Serena Bata embozi
Frank live
Ebibyo byali bitya Nina
Nyumiza lw'onobayo
Natya oufumbo si mere
Omuyaye yandagako halloo
Serena nembita eby'obufumbo
Kambe mu kinobero
Obufumbo bw'eyasimula aahh aaah aah
Nze owange olwatuuka mu maka
Nga abakyala abakyusa bitya
Nga ate olwemulugunyako nga n'empi ampujja
Ono yali muliro
Nnkya mulojja okuva kw'olwo
Nakoowa entalo nze
Obufumbo bwandi bubi
Omukwano gwantama
Kati mpulira biwulire like a sister
Nga bw'entyo byantama
Kukosa bulamu nga alinga atasiima
Nze nkuggambye byantama
Nabasajja sibawa nabilowoozo nedda
Nange bwentyo byantama
Okufuna anziza mu bufumbo nedda
Nze munowo nayambalanga engoye
Nga mukubo ntukula nga nesimisa ahh aah
Nga nebwemba nabizibu bitya
Bwonsanga sibikuba
Mubuto nazanyanga bya maama ne taata
Nga obufumbo bwegomba
Bino biki ate byensanze eno
Azukuka kumi emu
Nakonkona kumi emu
Tebampima ku size emu nedda nedda
Omukwano gwantama
Kati mpulira biwulire like a sister
Nga bw'entyo byantama
Kukosa bulamu nga alinga atasiima
Nze nkuggambye byantama
Nabasajja sibawa nabilowoozo nedda
Nange bwentyo byantama
Okufuna anziza mu bufumbo nedda
Leero anvigira mu audi
Enkya akyusa benz
Nze muneewe wadde akagaali
Basajja mwe mujooga
Owange yali wa masaali
Nga oli akyusa masuuti
Nze muneewe wadde akatengi
Basajja mwe mujooga
Abantu nebamwegombanga
Olwokuba odula ne boss
Naye nga oli ku misumaali
Bantu mwe mujooga
Azukuka kumi emu
Nakonkona kumi emu
Tebampima ku size emu nedda nedda
Omukwano gwantama
Kati mpulira biwulire like a sister
Nga bw'entyo byantama
Kukosa bulamu nga alinga atasiima
Nze nkuggambye byantama
Nabasajja sibawa nabilowoozo nedda
Nange bwentyo byantama
Okufuna anziza mu bufumbo nedda
Writer(s): Batamuliza Serena
Lyrics powered by www.musixmatch.com