Lyrics

Brian Beats Awo woova Nga tomanyi gy'ogenda Amaziga go Obulumi bwo Ng'emigugu ogiwulira gikuyinze Owulira ofa Olina amaloboozi Gakubuzaabuza amaloboozi Mu maloboozi ago Londamu erigamba nti osobola Fuba oddemu amaanyi Yimirira, ogambe nti osobola Ampisaawo awo Ooh mpitawo awo Ampisaawo awo Ooh mpitawo awo Ampisaawo awo Ooh mpitawo awo Ampisaawo awo Nzikiriza, mpitawo awo Awo mu kkoona we wasibira Wazibu nnyo (wazibu nnyo) Nze nkulaba nga wawanika, n'olemerawo (hmmm) Gye wakwata wabula Komawo eno n'akulera Guma nywera ku kkubo Toseerera nno n'ovaako Amaanyi g'oyo akuli mu bwongo Ge maanyi go ooh Ye Katonda wo, takulekerera Gwe mwekwate eeh Ampisaawo awo Ooh mpitawo awo (mu muliro) Ampisaawo awo (ng'ennaku nnyingi) Ooh mpitawo awo (nga bigaanye) Ampisaawo awo (bonna nga bagenze) Ooh mpitawo awo (ampisaawo awo) Ampisaawo awo (eeh eh) Nzikiriza, mpitawo awo Dda ku maviivi (ku maviivi) Nnyweza essaala yo (musabe) Yogera naye, mugambe ssebo Sumulula omukisa Gabirira emikono gyange Nfune, mu ntuuyo zange ssebo Obudde kabukye, kabuzibe Nga ndaba omukisa Ampisaawo awo Ooh mpitawo awo Ampisaawo awo Ooh mpitawo awo Ampisaawo awo (eeeh) Ooh mpitawo awo (eh yeah, eh yeah) Ampisaawo awo (oooh) Nzikiriza, mpitawo awo Ampisaawo awo Ampisaawo awo oh Ampisaawo awo Nzikiriza, mpitawo wonna
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out