Lyrics

kankube a masimu gakyayokya ekya Leticia ajja nkunkyalira kwenkundaba nga mpalabanaanti nga kugula byasava eeh kano koolaba mwenyamwena sanyu lyasuubi lya mugenyi tasibola nkunjuuwa kikafuuwe tabimanyi ebyo ebikiyaaye bwalagana okujja ddala aba agenda kujja bwaba takiyiinze akugaamba oba offa n'otera ofiilawo ekyo kyekinkulungutanya omyoyo neguntawaanya olwokuba omuuntu gwesubira okujja okundaba mwana wabantu mwana wabwobwe okunjagala aninyisa ddala era okujja okundaba mbera nga awaangude akalulu nguzze ebinyebwa no butiko kyemanyi Leticia ajja kubyagala enkoko biwanyama tabyagala atera kwagala birara kyenvudde muyiyizza akatiko akatiko nga kabaala nandyagadde Bambi muyiyizze kyanalya neyenuguuna wadde ngawakusiiba okusula yeremwe ooh, kyokka wenkanga ng'womeddwa nyo no nabuyuwa ekyo kyekinkulungutanya omyoyo neguntawaanya olwokuba omuuntu gwesubira okujja okundaba mwana wabantu mwana wabwobwe okunjagala aninyisa ddala era okujja okundaba mbera nga awaangude akalulu bwenakyalako ewuwe e'Mengo yanzisa maama musa mwesiibanga gwekale omuuntu atamulagaanya nageenda anegyagira yasooka mere nenjijiina bwamala emeeza neddugala kwaliko walagi nemutya bwendi mwami mwangu kuwuunga nenesabyasabya kasooda nga so mutiimba bbula ndi mukuunywi muddaanga ekyo kyekinkulungutanya omyoyo neguntawaanya olwokuba omuuntu gwesubira okujja okundaba mwana wabantu mwana wabwobwe okunjagala aninyisa ddala era okujja okundaba mbera nga awaangude akalulu ayiina ekibi tanywa mweenge wabula ensoonga y'etegerekeka bweyanywangako nganabulantala ayagala kulwana nabantu olwo omuntu eyamwagalaanga yatandika kumwewalaanga naweebwa amagezzi abamulumirwa nasiba enyama neyevaamu wadde nga okuwooma onweenge gumuwomera kyokka nasalawo bawukane sikabuwoomi. ekyo kyekinkulungutanya omyoyo neguntawaanya olwokuba omuuntu gwesubira okujja okundaba mwana wabantu mwana wabwobwe okunjagala aninyisa ddala era okujja okundaba mbera nga awaangude akalulu ekyo kyekinkulungutanya omyoyo neguntawaanya olwokuba omuuntu gwesubira okujja okundaba mwana wabantu mwana wabwobwe okunjagala aninyisa ddala era okujja okundaba mbera nga awaangude akalulu
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out